× Albums Music Artists Videos Lyrics Genres News Playlists Intl. Mp3
Sheebah - Ice Cream

Ice Cream Lyrics - Sheebah

[Intro]

It’s a dancehall diva, everybody wan Sheebah
Monster beat dem better, witty witty witty wit… Nash Wonder

(Chorus)

Baby ntwala nune ku ice cream
Mpulira ndude kulya ku ice cream
Ntwala nune ku ice cream
Feel like… more ice cream

X2

[Verse 1]

Oli musajja naba ki, atantwala ku ice cream?
Wakiri nvuga mu baati, gwe wonkyakaza oba ki?
Edda wantwala ku ice cream, kati tontwala lwaki?
Gwe wonkyakaza oba ki? Njagala ice cream

(Chorus)
[Verse 2]

Sheebah mumanyi nze kyendi kyendi, ice cream taba accident
Singa nkola mu Parliament nandimutade ku budget
Atalina njagala oxygen, nebwongulira Lamborghini (no no)
Nebwonzimbira flat (no no no) nga tolina ice cream, ice cream

(Chorus)
(Momomomore ice cream, ice cream… Monster!)

[Verse 3]

Watali nze nkaba n’amaziga mu kidongo nze sizina n’amazina
Ninga emundu etalina trigger, ekirungo nze njagala vanilla
Ono kyayi ku kawa nsosomola nga kalibawa, ne marijuana, hot like fire

(Chorus)
(Verse 2)
(Chorus)

Kagwirawo Betting