× Albums Music Artists Videos Lyrics Genres News Playlists Intl. Mp3
Sheebah Karungi - Ndiwanjawulo

Ndiwanjawulo Lyrics - Sheebah Karungi

Intro:

Like Orezi am de Queen Of de area
Sheebah Queen of dis area
Clyde pro in de area
TNS too in de area..
Yelelelele... × 2
hehehehehehehe

Chorus:
Wadde olabye bangi..
Wadde osanze bangi..
Nebwooba ngo olina omundi
Kankulage nze honey Ndiwanjawulo..
Nkimanyi olabye bangi..
Nkimanyi osanze bangi...
Nebwooba ngo olina omundi
Kankulage nze dear Ndiwanjawulo.

[Verse 1:]
Sagala nakumanya yonna gyewayita..
Sagala nakumanya bonna byewalaba..
Kyemanyi abalala wabatta
Nenkukwata ela Kati sitta
Wonjagalira baby ngompitta
Ngo ogamba kyoyagala tottya
Nze akikwattamu
Nze akitabulamu
Nze eyakiddamu Bali bakivaamu.

{Bridge}:

Nze alina enkizzo
Nze alina e swagga
Nze alina figure
Nze agaba e mmere ewooma
Eeh kyekyo baibe
Kyekyo baibe hmmm
Nze alina enkizzo
Nze alina evvako
Nze agaba e mmere
Ewooma..
Oh kyekyo baibe
Kyekyo baibe

Chorus:

[Verse 2:]

Silikulekawo.. nga Bali bwebakulekawo
Kyoka nga wakola nabbo
Oluvanyuma atte bbo nebabulawo.. (aBantu babbi)
Ndibeera mwesigwa..
Ela silululunkana.. (obwesigwa)
Silitambulira ku ssente
Nditambulira ku friendship
Byeebyo ebintu byange
Omanyi embeera Zange
Ekintu tetuki forcinga..
Toncheatinga.. Sikucheatinga..
Eeehh..

{Bridge}:

Chorus:

[Verse 3:]

Let's do it again and again..
Baby you know.. u do it right..
Mpulira bulungi when I hold you so tight.. Okuva lwenakulaba I saw the light..
Dear,.. abewaffe bakulinze..
Gwenagamba gwenanoonya namusaanze..
Bba Ex bo zibasanze...
Kuba Kati yegwe bazze Wange nge nge..
Tatta w'abaana bange nge nge..
Best friend Wange nge nge
Tuli ku kituufu..
Ttuli ku kituufu kyekyo dear!
Bridge

Repeat Chorus

........ End.....
Kagwirawo Betting